Link to home pageLanguagesLink to all Bible versions on this site
Zabbuli 134
Oluyimba nga balinnya amadaala.
1 Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama,
abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama.
2 Mugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu,
mutendereze Mukama.
 
3 Mukama eyakola eggulu n’ensi
akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.

<- Zabbuli 133Zabbuli 135 ->