Link to home pageLanguagesLink to all Bible versions on this site
Zabbuli 117
1 Mutendereze Mukama, mmwe ensi zonna;
mumugulumize, mmwe amawanga gonna.
2 Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli;
n’obwesigwa bwa Mukama bwa lubeerera.
 
Mutendereze Mukama.

<- Zabbuli 116Zabbuli 118 ->